BAD BLACK AVUMYE BECKIE JUUKO – “GWE OMUKAZZI OMUKULU, LWAKI TEWASIKA?”

By: Shifrah Kayaga: Ebizibu bibuutikidde beckie juuko naye yye nga omuntu siwakuwona katti mutima kuba abamuvuma banji.

Mwana muwala bad black olunalku olwaalelo avudeyo nasomesa Beckie juuko esomo nga bwamuvuma obutaba mukazzi kimala. Ono ayunzeko nne martha kay nategeeza nti banno balina okutandika okugenda ewabasenga baabwe kuba batuswaaziza ekimala

YYe omuwala beckie juuko wetwamukubidde kukasimu yategeezeza nti simwetegeffu kwogela elli banamawulile kuba enaku jaawulila nyiiji.

Nga tuzze mulutalo olulala olwookya, yye sasha brighton amodde dorothy shoga namwewanilako nga omusajja bweyamuleka agende naye kawoomera

Loading...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *