SENGA JUSTINE NANTUME AYISSE MARTHA KAY NNE BECKIE JUUKO ABABUULILILE – “BAMIKWAANO MUYITILIDDE OKUTUSWAAZA”

By: Shifrah Kayaga” Omukulu ella nga ono yawangula dda ekitiibwa kyobwa senga wanno mu’uganda oluvanyuma lwokubuulilila abaana abobuwala wamu nabalenzi kunsonga zomukwaano nengeli jebeetekatekamu.

Oluvanyuma lwobutambi bwaabana abobuwala okuyitilila okufuluma, ono yalabye nti kino sikintu kibbi kubba banno tomanya nga bwooba oli awo baba balina ebigenddelelwa. Wabula ekyaasize okumunyiiza kyekyabawala banno omuli Beckie juuko ne martha kay okubeela nga tebaagenda wa senga kubabuulilila

Bwatyo senga justine nantume awadde okusomesa okwoobwelela abawala banno boombi ela nategeeza nti wona webaagalila basobola okujja natandika okubatendeka

Loading...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *