“SILIKAWO MUKWAANO KASITA NZE WENDI” – LYDIA JAZMINE AVUDEYO NAWOYA WOYA EDDY KENZO OLWO’KUKYAAYIBWA ABADDE MUGANZIWE REMAH NAMAKULA.

By: Shifrah Kayaga: OLuvanyuma lwa remah namakula okusalawo nagenda nomusajja omupya Dr Ssebunya Hamza, lydia jazmine avudeyo nasilisaawo kenzo nga amagumya nti kasita yye waali.

Kenzo olunaku lwegulo yavudeyo nawandika ebaluwa eyalesse bulyoomu nga yelalikilidde nga ategeeza nga bwabadde tagendelela kuyisa bubbi remah wabula okumwagala enyo ella tamanyi bulamu bwebugenda kubeela nga tali naye.

Ono yamusabye ajila omukuumilako ebyaapa bye wamu ne card zemotoka paka nga amaze okufuna omukazi omulala gwanesiga namukwaasa buli kimu

Wabula okuva lydia jazmine lweyawulidde binno nasalawo ajje abelelewo omwagalwa ella mugwaanogwe nffa nffe eddy kenzo nga bwamugamba nti kasita yye waali tewali kigenda kumutuukako wadde.

Loading...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *