NDI SINGLE AND THIRSTY” SK MBUGA AKOMYEEWO MU SWAGGA – ALAYIDDE OKUTANDIKILA WEYAKOMA KUBA SENTE ZO ALINA

By: Shifrah Kayaga: Kino ndowooza kyebayita sente okuzifuna nezitandika nokuyitaba nga oziyisse. Sk mbuga AKOMYEEWO MU kibugga ella nga amasanyu go manji nadala elli abawala ba slayer wamu NEMIKWAANO jja mbuga. Kinajukilwa Ono yali yasibwa lwakuba sente ezaali zitelebelezebwa okuduka mu billion 3 ella nga report elaga bino byakolebwa wamu ne mukyaala we Vivian chebet nga Ono ye yali yasibibwa wanno mu Uganda okwaawukano ne sk mbuga gwe baali bakwaatila mu sweeden

Ono emabegako mu GUNO omwenzi yateebwa ella esanyu kyaali linji elli abemikwaano nebeganda. Olunaku lwegulo sk mbuga yatuuse mu Uganda nga alindidwaako abakungu abenjawulo abaabade basanyuse okumulaba ella abamwaanikiza nga abazila

 

Mbuga bweyabadde ayogelako elli abantu nga ba kyaali kukisaawe y ategeezeza nti kakibe kki Ono wakutandikila WEYAKOMA KUBA ZO sente Alina ezimala nokusingawo. Abantu bakanyiza mubuuza oba anaafunayo akawala akanaamumalako enyinta wabula nga weeyela bwewezi.

Sooka olabe video nga ayingilawo mu swagga

Loading...

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *